OKUSANNYALALA
6 STUDENTS ENROLLED
Okusanyalala kuva kukutataganyizibwa kwabwongo.Enddwadde eno esobola okukwata omuntu mukiseera kyonna mubudde bwonna. Enddwadde eyokusanyalala ekwata omuntu mukaseera mbagirawo singa emisuwa egikuba awamu nokusasanya omusaayi mubitundu ebyobwango giba tegikyakola. Kino bwekibaawo, obutoffali obuzimba obwongo butandika okubulwa oxygen era mangu ddala nebufa. Obutaffaali obuzimba obwongo bwebufa mukiseera ekyo.
Course Curriculum
Course Reviews
No Reviews found for this course.